OMUTUBA | OBUTAKA |
Musajja Ayota | Kitemu Busiro |
Balibaseka | Bukoma Mawokota |
Mukusu | Ndilaweeru mawokota |
Matovu | Bongole Mawokota |
Ssagala | Kiwannyizzi Buddu |
Kasirivu | Nsagwa Mawokota |
Kikunta | Nkokonjeru Ssingo |
Ssekatta | Mpambire Mawokota |
Kikankanyika | Mwese Gomba |
Kakyukyu | Wannume Buddu |
Mabuzi | Kankeesa Butambala |
Waalwa | Kiwaala Butambala |
Mulindwa | Ssekulo Gomba |
Kakwanzi | Bukere Busiro |
Ngabo tekyala | Busiro |
Ssekirevu | Buddo busiro |
Ssekindigita | |
Nakyewa | Buziga Buddu |
Mujwiga | Bajja Lukaya Buddu |
Magezi | Bussuju |
Mbidde Ekaawa | Kittanswa Ssingo |
Kitabadde | Kyagwe |
Kijooma | Matte Ssingo |
3. SSABALANGILA MUYOMBA OBUTAKA /EMBUGA KIJJUDDE MAWOKOTA
Emituba egikulemberwa Ssabalangira ( Kinajjukirwa nti obutafanana bamasiga amalala, abeemituba abakulemberwa Muyomba ssibaanabe bano baana baba Nsamba ababuze anti buli Nsamba afa akola omutuba. Wabula Nsamba, Ssabalangira Muyomba yamuteekawo amulamulireko abalangira abava mu mituba gya bansamba abo. Naye mu masiga amalala ab’emituba baba baana bamasga ago). Ekyenjawolo emituba egikulemberwa Ssabalangira gyonna tegyaava mubansamba buterevu. Mulimu egyo egyasimbibwa bansamba abenjawulo newankubadde olumu beteekako amannya ga baNsamba.
Emituba gyegino:
(i). Ogwa Nsamba Yozefu Kamoga II
(ii). Ogwa Antonio Kasozi e Buwaali Buwanda
(iii). Ogwa Yirera Lubega Mukaaku e Buyuki Buseebwe
(iv) Ogwa Yozefu Magandaazi e Buyondo Bussebwe
(v) Ogwa Masengere e Ggongoliro Buwanda
(vi) Ogwa Seguya e Kyanja
(vii) Ogwa Kamoga I Muttamu Singo
(viii) Ogwa Mbazzi e Kasoso
(ix) Ogwa Muttanzige E Bubuule
(x) Ogwa Waggwekku e Ggongoliro Butambala
(xi) Ogwa Owobusungu
(xii)Ogwa Nseko Kalagala
(xiii) Ogwa Katalo
(xiv)Ogwa Nnamunnungu Kiswera Singo