Amanya agatumibwa mu kika ky’eNgabi.
Amanya waliwo agabalenzi na’gabawala. Waliwo amanya agatatumibwa muntu mulala okujjako oyoyekka abaalirina i.e 1.Nsamba – eryo litumibwa mukuluwakika yekka. (Waliwo abazzukulu abakola ensobi okutuuma erinnya ly’omukulu w’ekika abaana babwe ekintu…