Ngabi Clan

Amassiga gali 32

Amassiga agali mu kika ky’engabi

Ab’engabi wetwogerera tulina amasiga amakumi asatu mwabiri (32), oluvannyuma lwokweyawula kwa Kannyana ne Mutaawe.

Amasiga gano gona tegaaliwo mu 1927 wabula agamu gaze gava mu gaaliwo ng’okwegatta kubawo, okugeza erya Ssabalangira Muyomba lyatandikibwawo mu 1937 nga liva musiga lya Muwonge e Jjalamba era mu Muyomba mwemuva Nsamba. Essiga lya Ngobya lyava mu lya Lutazzibwawo era neritongozebwa Nsamba Kamoga mu mwaka gwa 2012. Naye nga agasingako obungi baali baana ba Nsamba lukonge.

Essiga, Obutaka n’Essaza

 ESSIGAAMANNYA G’OWESSIGAOBUTAKA BWE
1Bikwaya Nakigalala-Busiro
2BukenyaJ.C. Lubega SalongoMusalaŋŋoma –Gomba
3BusajjabukiranaEriazali MatovuBusooba-Buddu
4GasubwaDavid YigaMagando-Buddu
5JaawoRobert MatovuMooya-Mubende
6KalandaDaniel LubegaDdimu-Buddu
7KalwanyiBivanjuLambu-Buddu
8KasaanyaYozefu MambuleNkalwe-Buddu
9KasiitaPatric MuliikaKabira-Buddu
10Kasumba MpunguC. Muwonge KizzaBujjaju-Buddu
11KatomeraPeter Lubadde SalongoBulugu-Butambala
12Kirama Gombe-Kooki
13KitweDr. Muhmood MuwongeBweya-Butambala
14LubyayiMagandaazi A. SalongoButale-Buddu
15LugwaP. MatovuKibulala-Singo
16LutazzibwawoSolomon E. LubegaNakyenyi-Buddu
17LwogereraTimothy KiwanukaBukooyero-Buddu
18MateegaJoachim Bitongole Bukenyaŋŋomannene-Gomba
19MulamagoSalongo Nicholas M.Kyesimba -Buddu
20MulindwaJ. C. MatovuBuyaga-Buddu
21MutunziD. M. LubegaBwamijja- Buddu
22MuwongeDaniel KamogaJjalamba-Mawokota
23MuyombaRobert MuyombaKijjudde-Mawokota
24NfuufuDavid LubegaKasozi Babega Butambala
25NgobyaDamian Salongo KizzaMulema-Buddu
26NkoleeraM. S. MatovuKasijjagirwa-Buddu
27NnakakakkuluSamuel MatovuKabuye-Buddu
28NtayigiMoses Jjengo KaggwaKasambya-Buluuli
29SsemagandaE.C.K. MulyangaMulole- Ssese
30SsendikaddiwaSserukwayaSsaka-Butambala
31YigaAhamad Kitatta LubegaMigamba-Mawokota
32Kakadde Mpuku – Kyaggwe
    
Omutuba Obutaka
Mbirisa Jjalamba Mawokota
Mukumbya Nnende Buddu
Bagoolo Kanyike Ssemuto-Bulemeezi
Mbiddekawa Kitotolo-Ssingo
Bwenalya Nakwaya-Ssingo
Nkanyanvu Mawagga-Ssingo
Tubuke Kibiri-Kyadondo
Kyamufumba Wamirogo-Kyadondo
Kasando munobwa Bbale-Bugerere
Nampala Kitotolo-Ssingo
Kijjanamuggundu Bbira-Bugerere
Baganja Mbanda-Butambala
Zakulwanya Nampayi-Kyaggwe
Serumba Kakunyu-Busiro
Budula Bumaali-Mawokota
Makaabugo Bayita ababiri-Busiro
Mayumba Nakaseke-Bulemezi
Galusanja Nansana-Kyadondo
Kasindula Nsasi Luwero-Bulemeezi
Zaalyembikke Kiwala-Butambala
 
Omutuba Obutaka
Musajja Ayota Kitemu Busiro
Balibaseka Bukoma Mawokota
Mukusu Ndilaweeru mawokota
Matovu Bongole Mawokota
Ssagala Kiwannyizzi Buddu
Kasirivu Nsagwa Mawokota
Kikunta Nkokonjeru Ssingo
Ssekatta Mpambire Mawokota
Kikankanyika Mwese Gomba
Kakyukyu Wannume Buddu
Mabuzi Kankeesa Butambala
Waalwa Kiwaala Butambala
Mulindwa Ssekulo Gomba
Kakwanzi Bukere Busiro
Ngabo tekyala Busiro
Ssekirevu Buddo busiro
Ssekindigita
Nakyewa Buziga Buddu
Mujwiga Bajja Lukaya Buddu
Magezi Bussuju
Mbidde Ekaawa Kittanswa Ssingo
Kitabadde Kyagwe
Kijooma Matte Ssingo

Emituba egikulemberwa Ssabalangira ( Kinajjukirwa nti obutafanana bamasiga amalala, abeemituba abakulemberwa Muyomba ssibaanabe bano baana baba Nsamba ababuze anti buli Nsamba afa akola omutuba. Wabula Nsamba, Ssabalangira Muyomba yamuteekawo amulamulireko abalangira abava mu mituba gya bansamba abo. Naye mu masiga amalala ab’emituba baba baana bamasga ago). Ekyenjawolo emituba egikulemberwa Ssabalangira gyonna tegyaava mubansamba buterevu. Mulimu egyo egyasimbibwa bansamba abenjawulo newankubadde olumu beteekako amannya ga baNsamba.

Emituba gyegino:

  • Ogwa Nsamba Yozefu Kamoga I
  • Ogwa Antonio Kasozi e Buwaali Buwand
  • Ogwa Yirera Lubega Mukaaku e Buyuki Buseebw
  • Ogwa Yozefu Magandaazi e Buyondo Bussebw
  • Ogwa Masengere e Ggongoliro Buwand
  • Ogwa Seguya e Kyanj
  • Ogwa Kamoga I Muttamu Sing
  • Ogwa Mbazzi e Kasos
  • Ogwa Muttanzige E Bubuul
  • Ogwa Waggwekku e Ggongoliro Butambal
  • Ogwa Owobusung
  • Ogwa Nseko Kalagal
  • Ogwa Katalo
  • Ogwa Nnamunnungu Kiswera Singo

EMITUBA                                                                   EMBUGA/OBUTAKA

  • Jjulu                                                                         Kaloddo  Buddu
  • Mugenyi                                                                Bbale     Buddu
  • Musaazi                                                                 Kyanjovu Buddu
  • Lusoobba                                                             Meeru
  • Ddumba                                                               Lugera
  • Kacumu                                                               Kacumu   Buddu
Omutaka Nsamba Aloysious Lubega Magandaazi II