Ab’engabi wetwogerera tulina amasiga amakumi asatu mwabiri (32), oluvannyuma lwokweyawula kwa Kannyana ne Mutaawe.
Amasiga gano gona tegaaliwo mu 1927 wabula agamu gaze gava mu gaaliwo ng’okwegatta kubawo, okugeza erya Ssabalangira Muyomba lyatandikibwawo mu 1937 nga liva musiga lya Muwonge e Jjalamba era mu Muyomba mwemuva Nsamba. Essiga lya Ngobya lyava mu lya Lutazzibwawo era neritongozebwa Nsamba Kamoga mu mwaka gwa 2012. Naye nga agasingako obungi baali baana ba Nsamba lukonge.
ESSIGA | AMANNYA G’OWESSIGA | OBUTAKA BWE | |
1 | Bikwaya | Nakigalala-Busiro | |
2 | Bukenya | J.C. Lubega Salongo | Musalaŋŋoma –Gomba |
3 | Busajjabukirana | Eriazali Matovu | Busooba-Buddu |
4 | Gasubwa | David Yiga | Magando-Buddu |
5 | Jaawo | Robert Matovu | Mooya-Mubende |
6 | Kalanda | Daniel Lubega | Ddimu-Buddu |
7 | Kalwanyi | Bivanju | Lambu-Buddu |
8 | Kasaanya | Yozefu Mambule | Nkalwe-Buddu |
9 | Kasiita | Patric Muliika | Kabira-Buddu |
10 | Kasumba Mpungu | C. Muwonge Kizza | Bujjaju-Buddu |
11 | Katomera | Peter Lubadde Salongo | Bulugu-Butambala |
12 | Kirama | Gombe-Kooki | |
13 | Kitwe | Dr. Muhmood Muwonge | Bweya-Butambala |
14 | Lubyayi | Magandaazi A. Salongo | Butale-Buddu |
15 | Lugwa | P. Matovu | Kibulala-Singo |
16 | Lutazzibwawo | Solomon E. Lubega | Nakyenyi-Buddu |
17 | Lwogerera | Timothy Kiwanuka | Bukooyero-Buddu |
18 | Mateega | Joachim Bitongole Bukenya | ŋŋomannene-Gomba |
19 | Mulamago | Salongo Nicholas M. | Kyesimba -Buddu |
20 | Mulindwa | J. C. Matovu | Buyaga-Buddu |
21 | Mutunzi | D. M. Lubega | Bwamijja- Buddu |
22 | Muwonge | Daniel Kamoga | Jjalamba-Mawokota |
23 | Muyomba | Robert Muyomba | Kijjudde-Mawokota |
24 | Nfuufu | David Lubega | Kasozi Babega Butambala |
25 | Ngobya | Damian Salongo Kizza | Mulema-Buddu |
26 | Nkoleera | M. S. Matovu | Kasijjagirwa-Buddu |
27 | Nnakakakkulu | Samuel Matovu | Kabuye-Buddu |
28 | Ntayigi | Moses Jjengo Kaggwa | Kasambya-Buluuli |
29 | Ssemaganda | E.C.K. Mulyanga | Mulole- Ssese |
30 | Ssendikaddiwa | Sserukwaya | Ssaka-Butambala |
31 | Yiga | Ahamad Kitatta Lubega | Migamba-Mawokota |
32 | Kakadde | Mpuku – Kyaggwe | |
Omutuba | Obutaka |
Mbirisa | Jjalamba Mawokota |
Mukumbya | Nnende Buddu |
Bagoolo | Kanyike Ssemuto-Bulemeezi |
Mbiddekawa | Kitotolo-Ssingo |
Bwenalya | Nakwaya-Ssingo |
Nkanyanvu | Mawagga-Ssingo |
Tubuke | Kibiri-Kyadondo |
Kyamufumba | Wamirogo-Kyadondo |
Kasando munobwa | Bbale-Bugerere |
Nampala | Kitotolo-Ssingo |
Kijjanamuggundu | Bbira-Bugerere |
Baganja | Mbanda-Butambala |
Zakulwanya | Nampayi-Kyaggwe |
Serumba | Kakunyu-Busiro |
Budula | Bumaali-Mawokota |
Makaabugo | Bayita ababiri-Busiro |
Mayumba | Nakaseke-Bulemezi |
Galusanja | Nansana-Kyadondo |
Kasindula Nsasi | Luwero-Bulemeezi |
Zaalyembikke | Kiwala-Butambala |
Omutuba | Obutaka |
Musajja Ayota | Kitemu Busiro |
Balibaseka | Bukoma Mawokota |
Mukusu | Ndilaweeru mawokota |
Matovu | Bongole Mawokota |
Ssagala | Kiwannyizzi Buddu |
Kasirivu | Nsagwa Mawokota |
Kikunta | Nkokonjeru Ssingo |
Ssekatta | Mpambire Mawokota |
Kikankanyika | Mwese Gomba |
Kakyukyu | Wannume Buddu |
Mabuzi | Kankeesa Butambala |
Waalwa | Kiwaala Butambala |
Mulindwa | Ssekulo Gomba |
Kakwanzi | Bukere Busiro |
Ngabo tekyala | Busiro |
Ssekirevu | Buddo busiro |
Ssekindigita | |
Nakyewa | Buziga Buddu |
Mujwiga | Bajja Lukaya Buddu |
Magezi | Bussuju |
Mbidde Ekaawa | Kittanswa Ssingo |
Kitabadde | Kyagwe |
Kijooma | Matte Ssingo |
Emituba egikulemberwa Ssabalangira ( Kinajjukirwa nti obutafanana bamasiga amalala, abeemituba abakulemberwa Muyomba ssibaanabe bano baana baba Nsamba ababuze anti buli Nsamba afa akola omutuba. Wabula Nsamba, Ssabalangira Muyomba yamuteekawo amulamulireko abalangira abava mu mituba gya bansamba abo. Naye mu masiga amalala ab’emituba baba baana bamasga ago). Ekyenjawolo emituba egikulemberwa Ssabalangira gyonna tegyaava mubansamba buterevu. Mulimu egyo egyasimbibwa bansamba abenjawulo newankubadde olumu beteekako amannya ga baNsamba.
Emituba gyegino:
EMITUBA EMBUGA/OBUTAKA