Jjajja Nsamba Vuluumula

  • Abazzukulu MU KIKA KYE ngabi lwe baakwasa Omutaka Nsamba motoka Kapyata double cabbin Hilux nga 5/12/2025 MU mbuga e Buwanda . Okuliraana emmotoka Ku kkono ye Mutaka Nsamba nga addiriddwa minister Dr. Anthony Wamala Ku ddyo ye Mutaka WA Nakinsige Kyeyune e Mirembe, Owessiga Yiga e Migamba N’omutaka we Ngonge Kisolo.