Obukulembeze bwa Nsamba.

Ekika ky’engabi kikulemberwa ow’akasolya omutaka Nsamba era nga yatuuusa abazzukulu ewa Ssabasajja kabaka. Wansi wow’akasolya waliwo ab’amassiga bano nga baddirirwa ab’emituba. Kuno kuddako ennyiriri, empya n’enju. Buno obukulembeze bwa nsikirano.

Wabula era waliwo olukiiko olukozi (Nsamba’s Executive) nga lukulemberwa Katikkiro w’ekika.

Kaggwa M. Timothy Jjengo

Tekinologiya, Empuliziganya n'amawulire mu kikka ky'engabi

Akwasaganya ensonga za Tekinologiya, Empuliziganya wamu n'amawulire agafa mu kikka ky'engabi.

Mw. Mulyanga

Katikiro 1

Ono yakulira Olukiiko Olukola emirimo giyite (Executive) mu kikka ky'engabi.

Mw. Balironda

Katikiro 2

Ono yamyuka akulira Olukiiko Olukola emirimo giyite (Executive) mu kikka ky'engabi.

Mw. Muwonge

Ow'ebyenjigiriza

Akwasaganya ensonga za byanjigiriza mu kikka ky'engabi.

Mw. Budubaaze

Omuwandiise wekikka.

Ono yawandira Olukiiko Olukola emirimo giyite (Executive) mu kikka ky'engabi.

Mw. Seguya Everist

Owa Protocal

Ono yavunyizibwa ku bagenyi ku Olukiiko Olukola emirimo giyite (Executive) mu kikka ky'engabi.