ESSIGA LYA LUGWA

Lugwa Paulo Matovu

Jjaajja Lugwa aliko era owe kuminomukaaga(lugwaXVI)

Bazukulu ba lugwa ngabatuute oluwaalo lwabwe ew’omutaka nsamba ebuwanda nga 11/02/2026, 

EBIKWATAKO KI SIGA LYA LUGWA N’EBYAFAAYO EBITONOTONO

Erinnya lye ssiga lino liyitibwa essiga lya Lugwa era nga lyerimu kumassiga asaaatu
mwabiri (32) agakola akasolya Kengabi Ensamba.
Embuuga yalyo enkulu esangibwa Kibulala mu Ssingo mu Disitulikiti ye Kiboga.
Essiga lino erya lugwa lyatandikawo mubiseera bya ssekabaka kintu emagonga
busujju wamu ne ssekabaka winyi omwana wa kintu ekibulala mukitesa mu saaza
singo era nga jjaajja ffe Winyi ye Lugwa ow’oluberyeberye ngayali mwana wa
Ssekabaka Kintu.

BA JJAAJJA ABAKULEMBEDDE KU SSIGA LYA LUGWA WAMU NAMANYA GABWE

Essiga lya Luggwa lyakakulemberwa ba jjaaja kuminamukaaga (16) okuva bwe
lyatondwawo era bano be bejjaajja abakulembedde essiga lino Lugwa okutuusa
olwa leero.

i. Jjaajja Winyi Omwana Wa Ssekabaka Kintu
ii. Lugwa Kinyomo I Matovu
iii. Lugwa Kasozi Mwana Wa Lugwa Kinyomo
iv. Lugwa Muliranyi
v. Lugwa Yiga
vi. Lugwa Bukenya
vii. Lugwa Lukonge Kinyomo
viii. Lugwa Mberekedde
ix. Lugwa Kasowere
x. Lugwa Kayingo
xi. Lugwa Kidza
xii. Lugwa Nyago
xiii. Lugwa Samwiri K.M Kaliga
xiv. Lugwa Paul Lubega
xv. Lugwa Samwiri Yiga
xvi. Lugwa Paulo Matovu

Lugwa Paulo Matovu ngayewekumi nomukaaga ye lugwa aliko olwa leero

EMITUBA EGIKOLA ESSIGA LYA LUGWA WAMU NEBAJJAAJA BAAJO

Essiga lino lugwa likolebwa emituba kuminamukaaga (16) era nga jegino
wamanga wamu neba jjaajja baajo.

OMUTUBA JJAJJA ESSIMU
Kinyomo
Steven Magandazi
0700589548
Mukwatambogo
Ssebuyira Ronald
0775909259
Mberekedde
Hajji Jamil Muyomba
0782258491
Mungere
Stephen Lubega
0752439959
Biswanka
Matovu William
0782477325
Baligidde
Kaguma Yosiya
0753735896
Nwanyi
Matovu Wilson
0751398218
Mulyakibe
Lubega George William
0752241019
Kajula
Kasozi Andrew
0704281844
Kajunjuzi
Ssensamba Richard
0787116708
Lukanga
Yiga Disan
0782855392
Ssebalijja
Lubega Samwiri
0704653968
Mujumbula
Josephat Sebukeera
0785917166
Ntumwa
Kasana Isaac
0772541768
Byadungu
Tebanatuzibwa
Lyabuke
Tebanatuzibwa

OBUKULEMBEZE MU SSIGA LUGWA

Essiga Lugwa lirina olukiiko olukulembeze (Executive Y’essiga) era nga luno
lweluyambako jjaajja Lugwa okutambuza emirimu g’essiga olukiiko lweluno
wamanga wamu nabakulembeze balwo.

EXECUTIVE Y’ESSIGA

ERINYA EKIFO ESSIMU
MATOVU PAULO
OW’ESSIGA LUGWA
0777503804
REV. SEEGUYA WILBERFORCE
KATIKIRO
0752528921
JOEL E LUBEGA
D/KATIKIRO
0759861719
LUBEGA GEORGE WILLIAM
SPEAKER
0752241019
KABITO ROBERT
D/SPEAKER
0708023480
YIGA GODFREY
OMUWANDISI
0751389987
NAKITYO ESTHER
AMYUKA OMWANDISI
0702565982
KAMOGA GODFREY
OMUKUNZI WAMAWULIRE
0747858532
SEBLIJJA LAMEKA
OWABAVUBUKA (ABALENZI)
0700855489
NABUKEERA ESTHER
OWABAVUBUKA (ABAWALA)
NABUKENYA OLIVER
OWABAKYALA
0782678853
KALIGA PATRICK
OW’EMIKOLO
0704303117
KAWADWA PATRICK
OW’OBUWANGWA
0752453392
MATOVU LIVINGSTONE
OMUWANIKA
0772492224
LUBEGA DERRICK
OW’AMATEEKA
0788945881
MATOVU WILSON
OWEBYENKULAKULANA

ENTUULA OBA ENSISINKANO KU SSIGA

Essiga liba nentuula nnya (04) mumwaka era nga ngazawulibwamu ebitti bibiri
wano wamanga.

i. Executive meetings (04) (olukiiko olukulembeze lwoka)
ii. General Meetings (04) (Entuula za bonna)

Meetings (Entuula) zino zitula oluvanyuma lw’emyezi essatu (03) kyetuyita (every
quota) era nga oluvanyuma lwebanga eryo tufuna executive meeting olwo
negobererwa general meeting oluvanyuma lwa ssabbiti emu wakati awo
okusobola okutegeza abazukulu emirimu nabiki ebirina okwolebwako mukiika
okusinzira ku work plan wamu ne budget ebiba biyisidwa omwaka ogwo.


Mubufunze essiga liba nentula nnya (04) eze executive wamu ne general meetings
(04) buli mwaka era zituzibwa enamigavu Ssetumba ewa jjaajja Lugwa yadde
mumaaso awo waliwo entekateka nti enkiiko ezimu kuzino zijja kutuzibwanga
kubutaaka bwaffe jetusibuka nga ab’essiga lugwa ekibulala Ssingo era abazukulu
bajja kuba bategezebwanga kunsong’eyo.


Mubufunze essiga lya lugwa lyelyo bweriri ngera jjaajja ffe Nsamba Lukonge ye wa
kasolya omutaaka atutembeta natutusa ewa Ssabasajja Kabaka.