ESSIGA LYA KASAANYA

Yozefu Mambule

Jjajja kasanya

Aboutnnnnnnxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxxx

Gino gye mituba egisasangibwa musiga lya kasaanya.

  1. Kyamuwangire,e Mijunju,Buddu
  2. Kajula,e Bugabula,Bakka
  3. Yisingoma,e Miti Kaliisizo,Buddu
  4. Muccumba,e Luwama,Nkalwe,Buddu
  5. Mutaaya,e Nkwalwe,Bukooyo,Buddu
  6. Kyamufumba,e Sserubona,Mawokota
  7. Kalemeera,e Kirumba ,kaliisizo,Buddu
  8. Ndawula,e Butale,Bukoto.Buddu
  9. Kasensebuka,e Kyaggwe
  10. Kaddu,e Kaamwozi,Buwunga,Buddu.
  11. Maganya,e Kyewanise,Mawokota
 

Abalanzi tubeera n’olukiiko buli ssabbiiti esooka mu mwezi gwa Muwakanya ku butaka bwaffe e Nkalwe,Bukooyo,Buddu;era nkubiriza bazzukulu bange okujjumbiranga enkiiko zaffe ezo,wamu n’ensonga z’ekika okutwalira awamu.
Ate era mbakubiriza okusomesa abaana mu masomero,ssaako okubaagazisa ennono zaabwe nga beetaga mu nso z’ekika kyabwe,gamba nga’okumanyagana kwa Buwanda,olwo nno lwe tunaasobola okufuna abakulembeze ab’omu maaso.
Ku nulundi guno Nsoosowazizza omuntu gwa kyamufumba,e Serubona Mawokota era nga mu kiseera kino ye Ssaabaddu,Kituntu.
Mbaagaliza ebikujjuko ebirungi era bwe munaaba nga mudaayo,omukama